Kecárna Playlisty
Reklama

Ntambula ne Yezu (ugandská) - text

playlist Playlist
Ekidd;
Ntambula ne Yezu mu kkubo ly,abalungi effunda.(Kubanga)
Mwoyo w,amaanyi asula munze anyamba
(Bwentyo) x2
1. Bwe nnali nzaaye yankimayo nandeeta ndi wuwe,
Wamma mpulira ndi muggya ampanirira mulina.
2. Bwonna obulamu n’obuwayo yabunsaba ndi wuwe,
Byonna ebyange biri mu ye y,alamula nnyini byo.
3. Bwemba nkaaba ne nsirika, ekisuubizo nkirina,
Omusuubize oyo nnantalemwa nze mpulira mulina.
4. Wamma nsanyuka ne nnyimba natyaka ndi wuwe,
Asula munze Mwoyo oli ye muyinza asinga.
5. Nzenna mwewa nnemalayo, nze ndayira ndi wuwe,
Ampa okunywa nze oluberera amaazi ag’obulamu.

Text přidala Richenza

Video přidala Richenza

Je zde něco špatně?
Reklama

Ugandské

Reklama

Vánoční koledy texty

Tento web používá k poskytování služeb, personalizaci reklam a analýze návštěvnosti soubory cookie. Používáním tohoto webu s tím souhlasíte. Další informace.